1 line
322 B
Plaintext
1 line
322 B
Plaintext
\v 11 Empuku y'empologoma eri waina, n'eidiiro ly'empologoma entonto, empologoma ensaiza n'enduusi we gyatambuliranga, omwana gw'empologoma, so wabula agitiisya? \v 12 Empologoma yataagwiretaagwire eky'okumala abaana baayo, n'etugira empologoma gyayo enduusi, n'eizulya empuku gyayo omuyiigo n'ebigonero byayo ebitaagulwa. |