lke_nam_text_reg/02/11.txt

1 line
322 B
Plaintext
Raw Permalink Normal View History

\v 11 Empuku y'empologoma eri waina, n'eidiiro ly'empologoma entonto, empologoma ensaiza n'enduusi we gyatambuliranga, omwana gw'empologoma, so wabula agitiisya? \v 12 Empologoma yataagwiretaagwire eky'okumala abaana baayo, n'etugira empologoma gyayo enduusi, n'eizulya empuku gyayo omuyiigo n'ebigonero byayo ebitaagulwa.