lke_mrk_text_reg/02/01.txt

1 line
198 B
Plaintext

\c 2 \v 1 Awo enaku bwe gyabitirewo n'ayingira ate mu Kaperunawumu, ne kiwulirwa ng'ali mu nyumba. \v 2 Ne bakuŋaana bangi, n'okutuukawo ne batatuukawo ate waire mu mulyango: n'ababuulira ekigambo.