Sun Dec 01 2024 04:31:10 GMT+0300 (East Africa Time)

This commit is contained in:
amaziba_ministries 2024-12-01 04:31:10 +03:00
parent beedec2758
commit e575107b96
11 changed files with 11 additions and 1 deletions

1
03/01.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\c 3 \v 1 Awo ekigambo kya Mukama ne kiiza eri Yona omulundi ogw'okubiri, nga kitimula nti \v 2 Golokoka, oyabe e Nineeve, ekibuga ekyo ekinene, okibuulirire okubuulira kwe nkukoba. \v 3 Awo Yona n'agolokoka n'ayaba e Nineeve nga Mukama bwe yamukobere. Era Nineeve kyabbaire kibuga kinene inu dala olugendo lwe naku isatu okukibunisia.

1
03/04.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 4 Yona n'asooka okuyingira mu kibuga n'atambula olugendo lwo lunaku lumu n'atumulira waigulu n'akoba nti Enaku ana bwe giribitawo, Nineeve kirizikirira. \v 5 Abantu ab'omu Nineeve ne baikirirya Katonda ne balangirira okusiiba ne bavaala ebibukutu, bonabona okuva ku mukulu okutuuka ku mutomuto.

1
03/06.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 6 Ebigambo ne bituuka ku kabaka ow'e Nineeve, n'agolokoka ku ntebe n'ayambulamu ekivaalo kye ne yeebikaku ebibukutu n'atyama mu ikoke. \v 7 N'alangirira n'abuulira okubunisya Nineeve olw'eiteeka lya kabaka n'abakungu be, n'akoba nti Omuntu n'ensolo, eigana n'ekisibo, bireke okulega ku kintu; bireke okulyaku n'okunywa amaizi;

1
03/08.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 8 naye babiikibwe ebibukutu, omuntu era n'ensolo, bakungirire inu dala Katonda; era bikyuke, buli kintu mu ngira yakyo embiibbi no mu kyeju ekiri mu mikono gyabyo. \v 9 Yani amaite nga Katonda alikyuka alyejusa, n'akyuka okuleka obusungu bwe obukambwe tuleke okuzikirira?

1
03/10.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 10 Katonda n'abona emirimu gyabwe nga bakyukire mu ngira yabwe ebbiibi; Katonda ne yejusa obubbiibi bwe yabbaire atumwire okubakola; n'atabubakola.

View File

@ -1 +1 @@
E
Ensuula 3

1
04/01.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\c 4 \v 1 Naye Yona n'atasiima n'akatono n'anyiikaala. \v 2 N'asaba Mukama n'atumula nti Nkusaba, ai Mukama, tinatumwire ntyo nga nkaali mu nsi y'ewaisu. Kyenaviire nyanguwa okwirukira e Talusiisi; kubanga nategeire nti oli Katonda musa aizwire okusaasira alwawo okusunguwala, alina ekisa ekingi, era ataleeta bubbiibi. \v 3 Kale, ai Mukama, nkwegayiriire, ontooleku obulamu bwange; kubanga waakiri nfe okusinga okuba omulamu.

1
04/04.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 4 Mukama n'atumula nti iwe okolere kusa okusunguwala? \v 5 Awo Yona n'afuluma mu kibuga n'atuula ku luuyi olw'ekibuga olwolekeire ebuvaisa n'asiisira eyo ekisiisira n'atuula omwo mu kisiikirize kyakyo okutuusia lw'alibona ekibuga bwe kiribba.

1
04/06.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 6 Mukama Katonda n'ategeka ekisuuswa n'akimerya awali Yona nafuna ekiwolyo ku mutwe gwe, kimuwonye enaku gye yabbaire aboine. Awo Yona n'asanyuka inu olw'ekiryo. \v 7 Naye Katonda n'ategeka ekiwuka obwire bwe bwakyeire amakeeri, ne kiruma ekisuuswa ne kiwotoka.

1
04/08.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 8 Awo olwatuukire eisana bwe lyaviireyo, Katonda n'ategeka embuyaga ez'obuvaisana egy'eibbugumu, omusana ne gwokya Yona mu mutwe gwe, n'azirika n'asaba afe, n'atumula nti Waakiri nfe okusinga okubba omulamu. \v 9 Katonda n'akoba Yona nti iwe okolere kusa okusunguwala ku lw'ekisuuswa? N'atumula nti Nkolere kusa okusunguwala okutuusa lwe ndifa.

1
04/title.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
Ensuula 4