Sun Dec 01 2024 04:29:10 GMT+0300 (East Africa Time)
This commit is contained in:
parent
7d08dc1b7e
commit
beedec2758
|
@ -0,0 +1 @@
|
|||
\v 8 Awo ne bamukoba nti Kale tukobere iwe tulangibwa akabbiibi kano okutubbaaku; omulimu gwo mulimu ki? ova waina? ensi yanyu nsi ki? ekika kyanyu kika ki? \v 9 N'abakoba nti Ndi Mwebbulaniya; ntya Mukama, Katonda ow'omu igulu eyakobere enyanza n'olukalu. \v 10 Awo abantu ne batya inu ne bamukoba nti Kino kiki ky'okolere iwe? Kubanga abantu baamanyire nti airukire mu maiso ga Mukama, kubanga yabbaire ng'abakobeire.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
|||
\v 11 Awo ne bamukoba nti Twakukola tutya enyanza etuteekere? kubanga enyanza yabbaire ng'eyaba yeeyongera okufuukuuka inu. \v 12 N'abakoba nti Munsitule munsuule mu nyanza; kale enyanza yabateekera; kubanga maite nti omuyaga guno omungi gubakwaite okubalanga nze. \v 13 Naye abantu ne bavuga inu okwirayo okugoba eitale; naye ne batasobola; kubanga enyanza yayabire yeeyongera bweyongeri okufuukuuka okubaziyiza.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
|||
\v 14 Kyebaaviire bakungirira Mukama ne batumula nti Tukwegayirire, ai Mukama, tukwegayirire tuleke okuzikirira ku lw'obulamu obw'omuntu ono; so totutewkaku musaayi ogubulaku musango; kubanga iwe, ai Mukama, niiwe okolere ky'otaka. \v 15 Awo ne basitula Yona ne bamusuula mu nyanza; awo omuyaga ogwabbaire ku nyanza ne gufa. \v 16 Awo abantu ne batya inu Mukama; ne bawaayo sadaaka eri Mukama ne beeyama obweyamu.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
|||
\v 17 Mukama n'ateekateeka ekyenyanza ekinene kimike Yona; Yona n'amala mu kida olw'ekyenyanza enaku isatu emisana n'obwire.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
|||
\c 2 \v 1 Awo Yona n'asaba Mukama Katonda we mu kida olw'ekyenyanza. \v 2 N'ayogera nti Nakungiriire Mukama kubanga naboine enaku, N'angiramu; Mu kida ky'emagombe nakoowoire; N'owulira eidoboozi lyange.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
|||
\v 3 Kubanga wanswire mu buliba, mu mwoyo ogw'enyanza, Amataba ne ganeetooloola; Amayengo go gonagona n'amasingiisira go gaabitire waigulu ku nze. \v 4 Ne ntumula nti Mbingiibwe mu maiso go; Naye nalingiriire ate yeekaalu yo entukuvu.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
|||
\v 5 Amaizi gansaanikira, era okutuuka ku bulamu; Obuliba bwaneetooloire; Endago gyambikire ku mutwe gwange. \v 6 Ne njika ensozi we gisibuka; Ensi n'ebisiba byayo ne binjigalira emirembe gyonagyona; Naye otoiremu obulamu bwange mu bwina, ai Mukama, Katonda wange.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
|||
\v 7 Emeeme yange bwe yazirikire mu nze, ne njijukira Mukama; N'okusaba kwange ne kutuuka gy'oli, mu yeekaalu yo entukuvu. \v 8 Abo abateekayo omwoyo ku by'obubbeyi ebibulamu balekayo okusaasirwa kwabwe.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
|||
\v 9 Naye nze naakuwa sadaaka yange n'eidoboozi ery'okwebalya; Nasasula obweyamu bwange. Obulokozi buva eri Mukama. \v 10 Awo Mukama n'alagira ekyenyanza ne kisesema Yona ku lukalu.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
|||
Ensuula 2
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
|||
E
|
Loading…
Reference in New Issue