lke_jhn_text_reg/06/10.txt

1 line
354 B
Plaintext
Raw Normal View History

\v 10 Yesu n'akoba nti Mutyamisye abantu. Era wabbairewo omwido mungi mu kifo ekyo. Awo abasaiza ne batyama, omuwendo ng'enkumi itaano. \v 11 Awo Yesu n'atoola emigaati; ne yeebalya; n'agabira badi abatyaime; n'ebyenyanza atyo nga bwe batakire. \v 12 Bwe baikutire n'akoba abayigirizwa be nti Mukuŋaanye obukunkumuka obusigairewo, waleke okubula ekintu.