Fri Feb 09 2024 04:00:54 GMT+0900 (Yakutsk Standard Time)

This commit is contained in:
amaziba_ministries 2024-02-09 04:00:55 +09:00
parent 7cdfd3287c
commit 29191db8e9
11 changed files with 21 additions and 1 deletions

1
06/04.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 4 N'Okubitaku, embaga y'Abayudaaya, kwabbaire kuli kumpi okutuuka. \v 5 Awo Yesu n'ayimusia amaiso, n'abona ekibiina ekinene nga kiiza gy'ali, n'akoba Firipo nti Twagula waina emere, bano gye baalya? \v 6 Yatumwire atyo kumukema, ng'amaite yenka ky'ayaba okukola.

1
06/07.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 7 Firipo n'amwiramu nti Emere egulibwa dinaali ebibiri teebabune, buli muntu okulyaku akatono. \v 8 ogondi ku bayigirizwa be, niiye Andereya mugande wa Simooni Peetero, n'amukoba nti \v 9 Waliwo omulenzi wano alina emigaati itaano egya sayiri n'ebyenyanza bibiri; naye bino byabagasa ki abenkanire awo obungi?

1
06/10.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 10 Yesu n'akoba nti Mutyamisye abantu. Era wabbairewo omwido mungi mu kifo ekyo. Awo abasaiza ne batyama, omuwendo ng'enkumi itaano. \v 11 Awo Yesu n'atoola emigaati; ne yeebalya; n'agabira badi abatyaime; n'ebyenyanza atyo nga bwe batakire. \v 12 Bwe baikutire n'akoba abayigirizwa be nti Mukuŋaanye obukunkumuka obusigairewo, waleke okubula ekintu.

1
06/13.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 13 Awo ne babukuŋaanya ne baizulya ebiibo ikumi na bibiri n'obukunkumuka obw'emigaati etaano egya sayiri, badi abaliire bwe baalemerwe. \v 14 Awo abantu bwe baboine akabonero ke yakolere, ne bakoba nti Mazima ono niiye nabbi oyo aiza mu nsi. \v 15 Awo Yesu bwe yategeire nga baaba okwiza okumukwata, bamufuule kabaka, n'airayo ate ku lusozi yenka.

1
06/16.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 16 Naye obwire bwe bwawungeire, abayigirizwa be ne baserengeta ku nyanza; \v 17 ne basaabala mu lyato, babbaire bawunguka enyanza okwaba e Kaperunawumu. N'obwire bwabbaire buzibire nga no Yesu akaali kutuuka gye bali. \v 18 Enyanza n'esiikuuka, omuyaga mungi nga gukunta.

1
06/19.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 19 Awo bwe baamalire okuvuga esutadyo abiri mu taanu, oba asatu, ne babona Yesu ng'atambulira ku nyanza, ng'asemberera eryato; ne batya. \v 20 Naye n'abakoba nti Niize ono, temutya. \v 21 Awo ne baikirirya okumuyingirya mu lyato; amangu ago eryato ne ligoba ku itale gye babbaire baaba.

1
06/22.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 22 Olunaku olw'okubiri, ekibiina ekyabbaire kyemereire eitale w'enyanza bwe baboine nga ebulayo lyato kindi, wabula erimu, era nga no Yesu tasaabaire wamu mu lyato n'abayigirizwa be, naye abayigirizwa be nga baaba bonka, \v 23 (naye amaato gaava e Tiberiya nga gagoba kumpi ne gye baaliirire emigaati Mukama waisu bwe yamalire okwebalya):

1
06/24.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 24 awo ekibiina bwe baboine nga Yesu abulayo, waire abayigirizwa be, ibo beene ne basaabala mu maato gadi ne baiza e Kaperunawumu, nga basagira Yesu. \v 25 Bwe baamuboneire emitala w'enyanza ne bamukoba nti Labbi, oizire di wano?

1
06/26.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 26 Yesu n'abairamu n'akoba nti Ddla dala mbakoba nti Munsagira ti kubanga mwaboine obubonero naye kubanga mwaliire ku migaati ne mwikuta. \v 27 Temukolerera kyokulya ekiwaawo, naye ekyokulya ekirwawo okutuuka ku bulamu obutawaawo, Omwana w'omuntu ky'alibawa: kubanga Itawaisu niiye Katonda amutekereku oyo akabonero.

1
06/28.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 28 Awo ne bamukoba nti Tukole tutya okukola emirimu gya Katonda? \v 29 Yesu n'airamu n'abakoba nti Guno niigwo mulimu gwa Katonda, okwikirirya oyo gwe yatumire.

View File

@ -134,6 +134,16 @@
"05-43",
"05-45",
"06-title",
"06-01"
"06-01",
"06-04",
"06-07",
"06-10",
"06-13",
"06-16",
"06-19",
"06-22",
"06-24",
"06-26",
"06-28"
]
}