1 line
390 B
Plaintext
1 line
390 B
Plaintext
\v 42 Era wabbairewo emeenza ina egy'e kiweebwayo ekyokyebwa, egy'a mabbaale amateme, obuwanvu bwagyo omukono ekitundu, n'o bugazi bwagyo omukono ekitundu, n'o bugulumivu bwagyo omukono gumu: kwe baateekanga ebintu bye bateekanga ekiweebwayo ebyokyebwa ne sadaaka: \v 43 N'e bikwaso, obuwanvu bwabyo lugalo, byasibiibwe munda enjuyi gyonagyona; n'o ku meenza kwabbaireku enyama ey'e kitone. |