lke_ezk_text_reg/40/42.txt

1 line
390 B
Plaintext
Raw Normal View History

\v 42 Era wabbairewo emeenza ina egy'e kiweebwayo ekyokyebwa, egy'a mabbaale amateme, obuwanvu bwagyo omukono ekitundu, n'o bugazi bwagyo omukono ekitundu, n'o bugulumivu bwagyo omukono gumu: kwe baateekanga ebintu bye bateekanga ekiweebwayo ebyokyebwa ne sadaaka: \v 43 N'e bikwaso, obuwanvu bwabyo lugalo, byasibiibwe munda enjuyi gyonagyona; n'o ku meenza kwabbaireku enyama ey'e kitone.