\v 22 Nibeyeta abamagezi ate nga basiiruweire, \v 23 nibawanyisa ekitinisya ekya nyamwanga atawaawo okufunna ekifananyi ekya muntu awawo,ne kyabinyonyi ne bisolo ne byekokoto.