lke_sng_text_reg/01/01.txt

1 line
428 B
Plaintext

\c 1 \v 1 Olwembo olusinga enyembo, niilwo lwa Sulemaani \v 2 Anywegere n'okunywegera kw'omunwa gwe: Kubanga okutaka kwo kusinga omwenge obusa. \v 3 Amafuta go gawunya akaloosa; Eriina lyo liringa amafuta agafukibwa; Abawala abatamaite musaiza kyebaviire bakutaka. \v 4 Mpalula twakusengererya mbiro: Kabaka anyingiirye mu bisenge bye: Twakusanyukira ne tujaguza, Okutaka kwo twakutumulaku okusinga omwenge: Bakutaka lwe nsonga.