lke_rom_text_reg/09/30.txt

1 line
233 B
Plaintext

\v 30 Kale twatumula tutya? Nti ab'amawanga, abatasengereryanga butuukirivu, baatuuka ku butuukivu, niibwo butuukirivu obuva mu kwikiriya; \v 31 naye Isiraeri, mu kusengereryanga amateeka ag'obutuukirivu, teyatuukire ku mateeka gadi.