lke_rom_text_reg/09/14.txt

1 line
250 B
Plaintext

\v 14 Kale twatumula tutya? Obutali butuukirivu buli eri Katonda? Kitalo. \v 15 Kubanga akoba Musa nti Ndisaasira gwe ndisaasira, gwe ndikwatirwa ekisa gwe ndikwatirwa ekisa. \v 16 Kale kityo ti ky'oyo ataka waire airuka, wabula kya Katonda asaasira.