Tue Oct 10 2023 20:16:53 GMT+0900 (Yakutsk Standard Time)

This commit is contained in:
amaziba_ministries 2023-10-10 20:16:54 +09:00
parent f6f3f3274e
commit 5a2564d091
10 changed files with 18 additions and 1 deletions

1
15/28.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 28 Kale bwe ndimala ekyo, bwe ndibakwatisirya dala ebibala ebyo ndivaayo, okubita ewanyu okwaba e Supaniya. \v 29 Era maite nga bwe ndiiza gye muli ndiiza mu mukisa gwa Kristo nga gutuukiriire.

1
15/30.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 30 Era mbeegayirire, ab'oluganda, ku bwa Mukama waisu Yesu Kristo, n'olw'okutaka kw'Omwoyo, okufubiranga awamu nanze mu kunsabira Katonda; \v 31 kaisi mpone mu abo abatawulira mu Buyudaaya, n'okuweereza kwange kwe ntwala e Yerusaalemi kusiimibwe abatukuvu; \v 32 kaisi ngize gye muli n'eisanyu olw'okutaka kwa Katonda, mpumulire wamu naimwe.

1
15/33.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 33 Era Katonda ow'emirembe abbenga naimwe mwenamwena. Amiina.

1
16/01.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\c 16 \v 1 Mbanjulira Foyibe mwanyinaife, niiye muweereza w'ekanisa ey'omu Kenkereya: \v 2 kaisi mumwanirizie mu Mukama waisu, nga bwe kigwaniire abatukuvu, era mumuyambe mu kigambo kyonakyona ky'alyetaaga gye muli: kubanga yeena mweene yayambire bangi, era nzeena omweene.

1
16/03.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 3 Musugirye Pulisika ne Akula abaakolera awamu nanze mu Kristo Yesu, \v 4 abaawaireyo eikoti lyabwe olw'obulamu bwange; abe nteebalya nze nzenka, era naye n'ekanisa gyonagyona egy'ab'amawanga: \v 5 era musugirye ekanisa ey'omu nyumba yaabwe. Musugirye Epayineeto, gwe ntaka, niikyo kibala eky'oluberyeberye eky'omu Asiya eri Kristo.

1
16/06.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 6 Musugirye Malyamu, eyabakoleire imwe emirimu emingi. \v 7 Musugirye Anduloniiko ne Yuniya, ab'ekika kyange, era abaasibiirwe awamu nanze, ab'amaani mu batume, era abansookere okubba mu Kristo. \v 8 Musugirye Ampuliyaato, gwe ntaka mu Mukama waisu.

1
16/09.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 9 Musugirye Ulubano, akolera awamu naife mu Kristo, ne Sutaku gwe ntaka. \v 10 Musugirye Apere aikirizibwa mu Kristo. Mubasugirye ab'omu nyumba ya Alisutobulo. \v 11 Musugirye Kerodiyoni, ow'ekika kyange. Mubasugirye ab'omu nyumba ya Nalukiso, abali mu Mukama waisu.

1
16/12.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 12 Musugirye Terufayina ne Terufoosa abaakola emirimu mu Mukama waisu. Musugirye Perusi omutakibwa, eyakolere emirimu emingi mu Mukama waisu. \v 13 Musugirye Luufo, eyalondeibwe mu Mukama waisu, no maaye, niiye mawange. \v 14 Musugirye Asunkulito, Fulegoni, Kerume, Patuloba, Keruma, n'ab'oluganda abali wamu nabo.

1
16/title.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
Ensuula 16

View File

@ -233,6 +233,14 @@
"15-20",
"15-22",
"15-24",
"15-26"
"15-26",
"15-28",
"15-30",
"15-33",
"16-title",
"16-01",
"16-03",
"16-06",
"16-09"
]
}