lke_rev_text_reg/14/14.txt

1 line
509 B
Plaintext

\v 14 Ne mbona, era, bona, ekireri ekyeru; ne ku kireri ne mbona atyaimeku eyabbaire afaanana ng'omwana w'omuntu, ng'alina ku mutwe gwe engule eya zaabu, ne mu mukono gwe ekiwabyo eky'obwogi. \v 15 No malayika ogondi n'ava mu yeekaalu, ng'atumulira waigulu n'eidoboozi inene ng'akoba oyo atyaime ku kireri nti Teekaku ekiwabyo kyo, okungule: kubanga ekiseera eky'okukunguliramu kituukire, kubanga ebikungulwa eby'ensi bikalire. \v 16 N'oyo atyaime ku kireri n'asuula ekiwabyo kye ku nsi, n'ensi n'ekungulibwa.