1 line
432 B
Plaintext
1 line
432 B
Plaintext
\v 9 N'ogusota ogunene ne gusuulibwa, omusota ogw'eira, ogwetebwa Omulyolyomi era Setaani, ow'obubbeyi w'ensi gyonagyona; ne gusuulibwa ku nsi, na bamalayika baagwo ne basuulibwa nagwo. \v 10 Ne mpulira eidoboozi inene mu igulu, nga litumula nti Atyanu obulokozi bwizire n'amaani n'obwakabaka bwa Katonda waisu, n'obuyinza bwa Kristo we: kubanga aloopa bagande baisu yasuuliibwe, abaloopa mu maiso ga Katonda waisu emisana n'obwire. |