lke_rev_text_reg/16/20.txt

1 line
257 B
Plaintext

\v 20 Na buli kizinga ne kiiruka, so n'ensozi tegyabonekere. \v 21 N'omuzira omunene, buli mpeke ng'obuzito obwa talanta, ne gwika okuva mu igulu ku bantu: n'abantu ne bavoola Katonda olw'ekibonyoobonyo eky'omuzira; kubanga ekibomyoobonyo kyagwo kinene inu.