lke_rev_text_reg/16/10.txt

1 line
251 B
Plaintext

\v 10 Ow'okutaano n'afuka ekibya kye ku ntebe y'obwakabaka ey'ensolo obwakabaka bwayo ne buzikizibwa: ne beeruma enimi gyabwe olw'obulumi, \v 11 ne bavuma Katonda ow'omu igulu olw'obulumi bwabwe n'olw'amabbwa gaabwe, so tibeenenyere mu bikolwa byabwe.