\v 2 Ow'oluberyeberye n'ayaba, n'afuka ekibya kye ku nsi; ne wabaawo eibbwa eibbiibi eizibu ku bantu abalina enkovu y'ensolo, era abasinza ekifaananyi kyayo.