lke_rev_text_reg/03/05.txt

1 line
231 B
Plaintext

\v 5 Atyo awangula alivaalisibwa engoye enjeru; so tindisangula n'akatono eriina lye mu kitabo ky'obulamu, era ndyatula eriina lye mu maiso ga Itawange ne mu maiso ga bamalayika be. \v 6 Alina ekitu awulire Omwoyo ky'akoba ekanisa.