Wed Feb 07 2024 02:26:02 GMT+0900 (Yakutsk Standard Time)

This commit is contained in:
amaziba_ministries 2024-02-07 02:26:03 +09:00
parent 46dd1bc265
commit cb347ebf83
5 changed files with 8 additions and 1 deletions

1
21/23.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 23 So ekibuga tekyetaaga isana waire omwezi, okukyakira: kubanga ekitiibwa kya Katonda kyakimulisirye, n'etabaaza yaakyo niiye Mwana gw'entama. \v 24 N'amawanga gatambuliranga mu musana gwakyo: na bakabaka b'ensi baleeta ekitiibwa kyabwe mu kyo. \v 25 N'emiryango gyakyo tigyaigalwenga n'akatono emisana (kubanga eyo obwire tibwabbengayo);

1
21/26.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 26 era balireeta ekitiibwa n'eitendo ery'amawanga mu ikyo: \v 27 so temuliyingira mu ikyo n'akatono ekintu kyonakyona ekitali kirongoofu waire akola eky'omuzizo n'obubbeyi: wabula abo bonka abawandiikiibwe mu kitabo eky'obulamu eky'Omwana gw'entama.

1
22/01.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\c 22 \v 1 Yandagire omwiga gw'amaizi ag'obulamu, ogumasamasa ng'endabirwamu, nga guva mu ntebe ya Katonda n'ey'Omwana gw'entama, \v 2 wakati w'oluguudo lwakyo. Era eruuyi n'eruuyi ew'omwiga omusaale ogw'obulamu, ogubala ebibala ikumi n'abibiri, oguleeta ekibala kyagwo buli mwezi: n'amalagala g'omusaale go kuwonya amawanga.

1
22/title.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
Ensuula 22

View File

@ -235,6 +235,9 @@
"21-14",
"21-16",
"21-18",
"21-21"
"21-21",
"21-23",
"21-26",
"22-title"
]
}