Wed Feb 07 2024 02:20:01 GMT+0900 (Yakutsk Standard Time)

This commit is contained in:
amaziba_ministries 2024-02-07 02:20:02 +09:00
parent e430166e41
commit 19e8d6b773
6 changed files with 11 additions and 2 deletions

1
20/01.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\c 20 \v 1 Ne mbona malayika ng'aika okuva mu igulu, ng'alina ekisumuluzo ky'obwina obutakoma n'olujegere olunene mu mukono gwe. \v 2 N'akwata ogusota, omusota ogw'eira, niiye Mulyolyomi era Setaani, n'agusibira emyaka lukumi, \v 3 n'agusuula mu bwina obutakoma n'aigalawo n'ateekaku akabonero, gulekenga okubbeya amawanga ate, okutuusia emyaka lukumi lwe giriwawo; oluvanyuma lwagyo kigugwanira okusumululibwa ebiseera bitono.

1
20/04.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 4 Ne mbona entebe egy'obwakabaka, nga kuliku abatyaimeku, ne baweebwa okusala omusango; n'emyoyo gyabwe abaatemeibweku emitwe olw'okutegeezia kwa Yesu n'olw'ekigambo kya Katonda, n'abo abatasinzirye nsolo waire ekifaananyi kyayo, so tebaikirirye nkovu ku kyeni kyabwe ne ku mukono gwabwe ne babba balamu, ne bafugiranga wamu ne Kristo emyaka lukumi.

1
20/05.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 5 Abafu abandi tebabbaire balamu okutuusia emyaka olukumi lwe gyaweire. Kuno niikwo kuzuukira okw'oluberyeberye. \v 6 Aweweibwe omukisa, era niiye omutukuvu alina omugabo mu kuzuukira okw'oluberyeberye: okufa okw'okubiri kubula buyinza ku ibo, naye baabbanga bakabona ba Katonda era ba Kristo, era bafugiranga wamu naye emyaka lukumi.

1
20/07.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 7 Awo, emyaka egyo olukumi bwe giriwa, Setaani kaisi asumululwa mu ikomera lye, \v 8 era alyaba okubbeya amawanga ag'omu nsonda eina egy'ensi, Googi ne Magoogi, okubakuŋaanya ku lutalo: omuwendo gwabwe ng'omusenyu gw'enyanza.

View File

@ -1 +1 @@
Ensuu
Ensuula 20

View File

@ -216,6 +216,11 @@
"19-14",
"19-17",
"19-19",
"19-21"
"19-21",
"20-title",
"20-01",
"20-04",
"20-05",
"20-07"
]
}