Tue Jul 18 2023 22:58:32 GMT+0900 (Yakutsk Standard Time)

This commit is contained in:
amaziba_ministries 2023-07-18 22:58:33 +09:00
parent b06f91345e
commit f3d7c727d0
10 changed files with 18 additions and 1 deletions

1
01/28.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 28 so nga temukangibwa balabe mu kigambo kyonakyona: niiko kabonero dala gye bali ak'okuzikirira, naye eri imwe k'obulokozi, era obuva eri Katonda; \v 29 kubanga mwaweweibwe ku lwa Kristo ti kumwikirirya kwonka, era naye n'okubonaabonanga ku lulwe: \v 30 nga mulina okulwana kudi kwe mwaboine gye ndi, era kwe muwulira atyanu okuli gye ndi.

1
02/01.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\c 2 \v 1 Kale oba nga waliwo okukubbagiza kwonakwona mu Kristo, oba ng'okusanyusa kwonakwona okw'okutaka, oba ng'okwikiriria ekimu kwonakwona okw'Omwoyo, oba ng'okusaasira n'ekisa, \v 2 mutuukiririe eisanyu lyange mulowoozenga bumu, nga mulina okutaka kumu, omwoyo mumu nga mulowooza bumu;

1
02/03.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 3 temukolanga kintu kyonakyona olw'okutongana waire olw'ekitiibwa ekibulamu, wabula mu buwombeefu buli muntu agulumizienga mwinaye okusinga bwe yeegulumizia yenka; \v 4 temulingiriranga buli muntu ebibyo wenka, era naye buli muntu n'eby'abandi

1
02/05.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 5 Imwe mubbengamu okulowooza kudi, era okwabbaire mu Kristo Yesu; \v 6 oyo bwe yasookere, okubba mu kifaananyi kya Katonda, tiyalowoozere kintu ekyegombebwa okwekankana ne Katonda, \v 7 naye yetoireku ekitiibwa, bwe yatwaire engeri y'omwidu, n'abba mu kifaananyi ky'abantu; \v 8 era bwe yabonekeire mu mutindo ogw'obuntu, ne yeetoowazia, nga muwulizie okutuusia okufa, era okufa okw'oku musalaba.

1
02/09.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 9 Era Katonda kyeyaviire amugulumizia einu n'amuwa eriina lidi erisinga amaina gonagona; \v 10 buli ikumbo lifukaamirirenga eriina lya Yesu, ery'eby'omu igulu n'eby'oku nsi n'ebya wansi w'ensi, \v 11 era buli lulimi lwatulenga nga Yesu Kristo niiye Mukama waisu, Katonda Itawaisu aweebwe ekitiibwa.

1
02/12.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 12 Kale, abatakibwa bange, nga bwe mwawuliranga enaku gyonagyona, ti nga nze lwe mbaawo lwonka, naye atyanu okusinga einu nga mbulayo, mutuukirizienga obulokozi bwanyu beene n'okutya n'okutengera; \v 13 kubanga Katonda niiye akozia mu imwe okutaka n'okukola, olw'okusiima kwe okusa.

1
02/14.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 14 Mukolenga byonabyona awabula kwemulugunyanga n'empaka; \v 15 mulekenga okubbaaku kye munenyezebwa waire eitima, abaana ba Katonda ababula mabala wakati w'emirembe egyakyamire emikakanyavu, gye mubonekeramu ng'etabaaza gy'omu nsi, \v 16 nga mwolesia ekigambo eky'obulamu; kaisi mbe n'okwenyumirizia ku lunaku lwa Kristo, kubanga tinapyatiire bwereere, so tinafubiire bwereere.

1
02/17.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 17 Naye waire nga nfukibwa ku sadaaka n'okuweereza okw'okwikirirya kwanyu, nsanyukire era nsanyukira wamu naimwe mwenamwena: \v 18 era mwena mutyo musanyuke era musanyukire wamu nanze.

1
02/title.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
Ensuula 2

View File

@ -47,6 +47,14 @@
"01-18",
"01-20",
"01-22",
"01-25"
"01-25",
"01-28",
"02-title",
"02-01",
"02-03",
"02-05",
"02-09",
"02-12",
"02-14"
]
}