Tue Jul 18 2023 23:08:29 GMT+0900 (Yakutsk Standard Time)

This commit is contained in:
amaziba_ministries 2023-07-18 23:08:30 +09:00
parent cfc1e6f858
commit 7b206e364a
8 changed files with 15 additions and 1 deletions

1
04/01.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\c 4 \v 1 Kale, bagande bange abatakibwa be numirwa omwoyo, eisanyu lyange era engule yange, mwemererenga mutyo okunywerera mu Mukama waisu, abatakibwa. \v 2 Mbuulirira Ewodiya, era mbuulirira Suntuke, balowoozenga bumu mu Mukama waisu. \v 3 Ate era weena, mwidu munange dala dala, nkwegayirire obbenga abakali abo, kubanga baakolanga emirimu wamu nanze mu njiri, era ne Kulementi, nabandi bakozi banange, amaina gaabwe gali mu kitabo ky'obulamu.

1
04/04.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 4 Musanyukirenga Mukama waisu enaku gyonagyona: ate ntumula nti Musanyukenga. \v 5 Okuzibiikirizia kwanyu kumanyibwenga abantu bonabona. Mukama waisu ali kumpi. \v 6 Temweraliikiriranga kigambo kyonakyona; naye mu kigambo kyonakyona mu kusabanga n'okwegayiriranga awamu n'okwebalyanga bye mutaka bitegeezebwenga eri Katonda. \v 7 N'emirembe gya Katonda, egisinga okutegeerwa kwonakwona, gyakuumanga emyoyo gyanyu n'ebirowoozo byanyu mu Kristo Yesu.

1
04/08.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 8 Ebisigaireyo, ab'oluganda, eby'amazima byonabyona, ebisaanira ekitiibwa byonabyona, eby'obutuukirivu byonabyona, ebirongoofu byonabyona, ebitakibwa byonabyona, ebisiimibwa byonabyona; oba nga waliwo obusa, era oba nga waliwo eitendo, ebyo mubirowoozenga. \v 9 Bye mwayegere era ne muweebwa ne muwulira ne mubona gye ndi, ebyo mubikolenga: ne Katonda ow'emirembe yabbanga naimwe.

1
04/10.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 10 Naye nsanyukiire inu Mukama waisu kubanga atyanu kye mwize musibuke okulowooza ebyange; naye ekyo okulowooza mwakirowoozanga, naye temwabbaire ne ibbanga. \v 11 Ti kubanga ntumula olw'okwetaaga: kubanga nayegere, embeera gye mbaamu yonayona, obutabbaku kye neetaaga. \v 12 Maite okwetoowaza, era maite bwe kiba okuba n'ebintu ebingi: mu buli kigambo ne mu bigambo byonabyona nayegere ekyama ekiri mu kwikuta ne mu kulumwa enjala, okubba n'ebingi era n'okuba mu bwetaavu. \v 13 Nyinzirye byonabyona mu oyo ampa amaani.

1
04/14.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 14 Naye mwakolere kusa okwikiriria ekimu n'ebibonoobono byange. \v 15 Era imwe, Abafiripi, mumaite nga mu kusooka kw'enjiri, bwe naviire mu Makedoni, nga wabula kanisa eyaikirirye ekimu nanze mu kigambo eky'okugaba n'okuweebwa, wabula imwe mwenka; \v 16 kubanga era ne mu Ssesaloniika mwaweerezerie omulundi gumu, era n'ogw'okubiri, olw'okwetaaga kwange. \v 17 Ti kubanga nsagira kirabo; naye nsagira bibala ebyeyongera ku muwendo gwanyu.

1
04/18.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 18 Naye nina ebintu byonabyona, ne nsukirira: ngikutire, bwe namala okuweebwa Epafulodito ebyaviire gye muli, eivumbe eriwunya okusa, saddaaka eikirizibwa, esiimibwa Katonda. \v 19 Era Katonda wange yatuukirizianga buli kye mwetaaga, ng'obugaiga bwe bwe buli mu kitiibwa mu Kristo Yesu. \v 20 Era Katonda era Itawaisu aweebwenga ekitiibwa emirembe n'emirembe. Amiina

1
04/21.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 21 Musugirie buli mutukuvu mu Kristo Yesu. Ab'oluganda abali nanze babasugiirye. \v 22 Abatukuvu bonabona babasugirye, naye okusinga ab'omu nyumba ya Kayisaali. \v 23 Ekisa kya Mukama waisu Yesu Kristo kibbenga n'omwoyo gwanyu.

View File

@ -70,6 +70,13 @@
"03-15",
"03-17",
"03-20",
"04-title"
"04-title",
"04-01",
"04-04",
"04-08",
"04-10",
"04-14",
"04-18",
"04-21"
]
}