lke_nam_text_reg/01/02.txt

1 line
352 B
Plaintext

\v 2 Mukama niiye Katonda w'eiyali, era awalana eigwanga; Mukama awalana eigwanga, era ow'obusungu obungi; Mukama awalana eigwanga abamukyawa, era agisira abalabe be obusungu. \v 3 Mukama tatera kusunguwala, alina amaani mangi, so talitaatira n'akatono. Engira lya Mukama ebiita mu kikuŋunta no mu kibuyaga, era ebireri niingyo enfuufu gy'ebigere bye.