Sun Dec 01 2024 06:53:49 GMT+0300 (East Africa Time)

This commit is contained in:
amaziba_ministries 2024-12-01 06:53:49 +03:00
parent 0db6f01867
commit 544d7754d5
5 changed files with 5 additions and 0 deletions

1
02/01.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\c 2 \v 1 Oyo atandagira ayambukire mu maiso go; kuuma ekigo, lingirira engira, nyweza enkende yo, bba n'amaani agatasingika. \v 2 Kubanga Mukama airyaawo ekitiibwa ekingi ekya Yakobo, ng'ekitiibwa ekingi ekya Isiraeri; kubanga abaitululi babaitulwire ne baaya amatabi g'emizabbibu gyabwe.

1
02/03.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 3 Engaizo gy'abazira niibo be gisiigibwaku gerenge; abantu ab'amaani bavaire engoye entwakaali; ebyoma by'amagaali bimasamasa ku lunaku lw'ateekateeka, era amasumu gagalulwa n'entiisia. \v 4 Amagaali gatayira mu nguudo mbiro, ganyigana mu nguudo engaizi; gafaanana ng'engada, gabuukabuuka ng'emyansa.

1
02/05.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 5 Aijukira ab'ekitiibwa ababe; beesitala nga baaba; banguwa okutuuka ku bugwe ow'ekigo, ogugabo ne guteekebwateekebwa.

1
02/06.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 6 Enjigi egy'oku miiga gigwirwewo, enyumba ya kabaka ne bagisaanyaawo. \v 7 Kuzabu n'avumbuka, n'atwalibwa, abazaana be ne bakunga nga n'eidoboozi ly'amayeba nga bakubba mu bifubba byabwe.

1
02/08.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 8 Naye Nineeve kibairewo okuva mu naku egy'eira ng'ekidiba ky'amaizi; naye bairuka; Mwemerere, mwemerere, bwe bakoowoola; naye wabula alingirira enyuma. \v 9 Munyage efeeza, munyage ezaabu; ebigisiibwe binulaku we bikoma, omuwendo ogw'ebintu byonabyona ebyegombebwa. \v 10 Kiri busa, kiri bwereere, kizikire: wabula aguma omwoyo, amakumbo gakubbagana, okulumizibwa kuli mu nkende gyonagyona, era abantu bonabona batukulatukula mu maiso olw'entiisa.