lke_mrk_text_reg/11/24.txt

1 line
344 B
Plaintext

\v 24 Kyenva mbakoba nti Ebigambo byonabyona bye musaba n'okwegayirira, mwikirirye nga mubiweweibwe, era mulibifuna. \v 25 Awo bwe mwayemereranga nga musaba, musonyiwenga, bwe mubbanga n'ekigambo ku muntu; no itaaye ali mu igulu abasonyiwe ebyonoono byanyu. \v 26 Naye bwe mutasonyiwa, era ne Itawanyu ali mu igulu talisonyiwa byonoono byanyu.