lke_mrk_text_reg/13/07.txt

1 line
302 B
Plaintext

\v 7 Awo bwe muwuliranga entalo n'eitutumu ly'entalo; temweraliikiriranga: kibigwanira okubaawo; naye enkomerero ng'ekaali. \v 8 Kubanga eigwanga lirirumba eigwanga liinaye, n'obwakabaka obw'akabaka bwinaabwe: walibbaawo ebikankanu mu bifo bingi; walibaawo enjala: ebyo niilwo luberyeberye lw'okulumwa.