\v 16 Ne beebuulagana bonka na bonka, ne bakoba nti mubula migaati. \v 17 Yesu bwe yategeire n'abakoba nti Kiki ekibeebuulyaganya olw'obutabba na migaati? Mukaali, so temutegeera? emyoyo gyanyu mikakayavu?