lke_mrk_text_reg/08/11.txt

1 line
330 B
Plaintext
Raw Blame History

This file contains ambiguous Unicode characters

This file contains Unicode characters that might be confused with other characters. If you think that this is intentional, you can safely ignore this warning. Use the Escape button to reveal them.

\v 11 Abafalisaayo ne bafuluma ne baiza, ne batanula okumusokaasoka, nga basagira gy'ali akabonero akava mu igulu, nga bamukema. \v 12 N'asinda inu mu mwoyo gwe, nakoba nti ab'Emirembe gino basagira ki akabonero? mazima mbakoba nti ab'Emirembe gino tebaliweebwa kabonero. \v 13 N'abaleka, n'asaabala ate n'agenda emitala w'edi.