lke_mrk_text_reg/16/01.txt

1 line
251 B
Plaintext

\c 16 \v 1 Awo sabbiiti bwe yaweireku, Malyamu Magudaleene ne Malyamu maye wa Yakobo, ne Saalome ne bagula eby'akaloosa, baize bamusiige. \v 2 Awo bwe bwakyeire amakeeri ku lunaku olusooka mu wiiki, eisana bwe lyabbaire lyakavaayo ne baiza ku ntaana.