lke_mrk_text_reg/15/36.txt

1 line
309 B
Plaintext

\v 36 Awo omumu n'airuka, n'aiyinika ekisuumwa mu nvinyu enkaatuufu, n'akiteeka ku lugada, n'amuwa okunywa, ng'agamba nti Leka tubone nga Eriya yaiza okumuwanula. \v 37 Awo Yesu n'akunga n'eidoboozi inene n'awaayo obulamu. \v 38 Awo n'eijiji ly'omu yeekaalu ne rikanukamu wabiri, okuva waigulu okutuuka wansi.