lke_mrk_text_reg/12/35.txt

1 line
380 B
Plaintext

\v 35 Yesu n'airamu n'akoba ng'ayegeresya mu yeekaalu nti Abawandiiki ekikobya ki nti Kristo mwana wa Dawudi? \v 36 Dawudi mwene yakobere mu Mwoyo Omutukuvu nti Mukama yakobere Mukama wange nti Tyama ku mukono gwange omuliiro, Okutuusia lwe ndifuula abalabe bo entebe y'ebigere byo. \v 37 Dawudi mwene amweta Mukama we, abba atya omwana we? Ab'omu kibiina ne bamuwulira n'eisanyu.