\v 27 N'abakoba nti Sabbiiti yabbairewo ku lwo muntu, so omuntu ti ku lwa ssabbiiti: \v 28 kityo Omwana w'omuntu niiye mukama wa sabbiiti yoona.