lke_mrk_text_reg/13/33.txt

1 line
225 B
Plaintext

\v 33 Mwekuumenga, mumogenga, musabenga: kubanga temumaite biseera we birituukira. \v 34 Ng'omuntu eyalekere enyumba ye n'atambula mu nsi egendi ng'awaire abaidu be obuyinza, buli muntu omulimu gwe n'alagira omwigali okumoga.