lke_mrk_text_reg/13/30.txt

1 line
308 B
Plaintext

\v 30 Mazima mbakoba nti Emirembe gino tegiriwaawo n'akatono okutuusia ebyo byonabyona lwe birituukirira. \v 31 Eigulu n'ensi biriwaawo, naye ebigambo byange tebiriwaawo n'akatono. \v 32 Naye eby'olunaku olwo oba ekiseera ekyo wabula amaite, newaire bamalayika abali mu igulu, waire Omwana, wabula Iitawange.