lke_mrk_text_reg/10/46.txt

1 line
437 B
Plaintext

\v 46 Awo ne batuuka e Yeriko: bwe yaviire mu Yeriko n'abayigirizwa be, n'ekibiina kinene, omwana wa Timaayo, Batiimaayo, omusabi omuduka w'amaiso, yabbaire atyaime ku mbali kwe ngira \v 47 Awo bwe yawuliirwe nga Yesu Omunazaaleesi niiye oyo, n'atandika okutumulira waigulu n'okukoba nti Omwana wa Dawudi, Yesu, onsaasire. \v 48 Bangi ne bamubogolera okusirika: naye ne yeeyongera inu okutumulira waigulu nti Omwana wa Dawudi, onsaasire: