lke_mrk_text_reg/06/39.txt

1 line
310 B
Plaintext

\v 39 N'abalagira batyame bonabona bibiina bibiina ku isubi. \v 40 Ne batyama nyiriri nyiriri, ekikumi, n'ataanu. \v 41 N'akwata emigaati itaanu n'ebyenyanza ebibiri, n'alinga waigulu, ne yeebalya, n'amenyamu emigaati, n'awa abayigirizwa be bagiteeke mu maiso ga bali; n'ebyenyanza bibiri n'abigabira bonabona.