lke_mrk_text_reg/15/06.txt

1 line
249 B
Plaintext

\v 6 Awo ku mbaga yabalekuliranga omusibe mumu gwe basiibire. \v 7 Awo wabbairewo mumu ayetebwa Balaba, eyasibiibwe n'abo abaajeemere abaitire abantu mu kujeema okwo. \v 8 Awo ekibiina ne kiniina ne kitandika okumusaba okubakola nga bwe yabakolanga.