lke_mrk_text_reg/15/04.txt

1 line
177 B
Plaintext

\v 4 Awo Piraato n'amubuuza nate, ng'agamba nti Tongiramu n'akatono? Bona ebigambo bingi bye bakuloopa. \v 5 Naye Yesu n'atairamu ate kigambo; Piraato n'okwewuunya ne yeewuunya.