lke_mrk_text_reg/14/69.txt

1 line
255 B
Plaintext

\v 69 Awo omuzaana n'amubona, n'atadika ate okubakoba ababbaire bemereire awo nti Ono w'ewabwe. \v 70 Naye ne yeegaana ate. Awo bwe wabitirewo ekiseera kitono, ababbaire bemereire awo ne bakoba Peetero ate nti Mazima oli w'ewabwe; kubanga oli Mugaliraaya.