lke_mrk_text_reg/14/66.txt

1 line
328 B
Plaintext

\v 66 Awo Peetero bwe yabbaire wansi mu luya, omumu ku bazaana ba kabona asinga obukulu n'aiza; \v 67 awo bwe yaboine Peetero ng'ayota omusyo, n'amulingirira, n'akoba nti Weena wabbaire n'Omunazaaleesi, Yesu. \v 68 Naye iye ne yeegaana ng'akoba nti Timaite, so tintegeera ky'otumula: n'ayaba ewanza mu kisasi; enkoko n'ekolyoka.