lke_mrk_text_reg/16/05.txt

1 line
398 B
Plaintext

\v 5 Awo bwe baayingire mu ntaana, ne babona omulenzi ng'atyaime ku luuyi olwa muliiro, ng'avaire olugoye olutukuvu; ne bawuniikirira. \v 6 N'abagamba nti Temuwuniikirira: musagira Yesu, Omunazaaleesi, eyakomereirwe: azuukiire; tali wano: bona, ekifo we baamuteekere. \v 7 Naye mwabe, mubuulire abayigirizwa be no Peetero nti Abatangiire okwaba e Galiraaya. Eyo gye mulimubonera nga bwe yabakobere.