lke_mrk_text_reg/15/33.txt

1 line
381 B
Plaintext

\v 33 Awo esaawa bwe gyabbaire giri mukaaga ne wabba endikirirya ku nsi yonayona okutuusia ku saawa ey'omwenda. \v 34 Awo mu saawa ey'omwenda Yesu n'akunga n'eidoboozi inene nti Eroi, Eroi, lama sabakusaani? okutegeezebwa kwakyo nti Katonda wange, Katonda wange, kiki ekikundekeserye? \v 35 Awo abamu ku abo ababbaire bayemereire awo bwe baawuliire ne bakoba nti bona, ayeta Eriya.