lke_mrk_text_reg/15/25.txt

1 line
321 B
Plaintext

\v 25 Awo essaawa gyabbaire isatu, ne bamukomerera. \v 26 Awo ebbaluwa ey'omusango gwe n'ewandiikibwa waigulu nti KABAKA W'ABAYUDAAYA. \v 27 Era n'abanyagi babiri ne babakomerera wamu naye; omumu ku mukono omuliiro, n'omulala ku mugooda \v 28 Olwo ekyawandiikiibwe ne kituukirira, ekikoba nti N'abalirwa awamu n'abasobya: