lke_mrk_text_reg/15/22.txt

1 line
256 B
Plaintext

\v 22 Ne bamuleeta mu kifo Gologoosa, okutegeezebwa kwakyo nti Kifo kya kiwanga. \v 23 Ne bamuwa omwenge ogutabwirwemu envumbo: naye iye n'atagwikirirya. \v 24 Awo ne bamukomerera, ne bagabana ebivaalo bye, nga babikubiraku obululu; buli muntu ky'eyatwala.