lke_mrk_text_reg/14/63.txt

1 line
354 B
Plaintext

\v 63 Awo kabona asinga obukulu n'akanula engoye gye, n'agamba nti Twetagira ki ate abajulizi? \v 64 Muwuliire obuvooli bwe: mulowooza mutya? Bonabona ne bamusalira omusango ng'asaanira okufa. \v 65 Awo abamu ne batyama okumufujira amatanta, n'okumubiika mu maiso, n'okumukubba ebikonde n'okumukoba nti Lagula: abaweereza ne bamutwala nga bamukubba empi.