lke_mrk_text_reg/14/57.txt

1 line
260 B
Plaintext

\v 57 Awo abandi ne basituka ne bamuwaayiriza, nga bakoba nti \v 58 Ife twamuwuliire ng'akoba nti Ndimenya yeekaalu eno eyakoleibwe n'emikono, no mu naku isatu ndizimba egendi etalikoleibwe ne mikono. \v 59 So n'okuwaayiriza kwabwe okwo kwona tekwabbaire kumu.