lke_mrk_text_reg/14/55.txt

1 line
210 B
Plaintext

\v 55 Awo bakabona abakulu n'ab'omu lukiiko bonabona ne basagirira Yesu abajulizi ab'okumwitisya, so ne batababona: \v 56 Kubanga abaamuwaayirizire eby'obubbeyi bangi, so n'okuwaayiriza kwabwe tekwabbaire kumu.