lke_mrk_text_reg/14/43.txt

1 line
488 B
Plaintext

\v 43 Awo amangu ago, bwe yabbaire nga akaali atumula, Yuda, omumu ku ikumi n'ababiri, n'aiza n'ekibiina wamu naye abaalina ebitala n'emiigo, nga bava eri bakabona abakulu, n'abawandiiki n'abakaire. \v 44 Era oyo eyamuliiremu olukwe yabbaire abawaire akabonero ng'akoba nti Oyo gwe nnaanywegera, nga niiye oyo; mumukwate, mumutwale nga mumunywezerye. \v 45 Awo bwe yatuukire, amangu ago n'aiza gy'ali n'akoba nti Labbi; n'amunywegera inu. \v 46 Ne bamutekaku emikono gyabwe, ne bamukwata.